Aida vee & Bruno Semax – Gutusuza Mu Kabu (Official Lyrics)

Aida vee & Bruno Semax – Gutusuza Mu Kabu (Official Lyrics)

Ah leero kaanaba keetalo wano okunana mumitega nsweera
Gutusaza mukabu nono
Mbalage ku mwaana wabeene yanzinga omutima nagusiba ngenaka mbusogo

A a simbula tambula
Oyilingule ekikolo nakusingako yabula

Sweet omwoyo mulondo ogwange gwa kulondode
Mwoyo mulungi

Nkusaba nyimbira namu mudoboozi lyo egoogofu eriwewera okukila enyonza

Kabite kooka nkooke gwe ananvumula obulwadde bwobuwuulu obunuma

Kooka nkoke gwe ananvumula obulwadde bwamapenzi obunuma

Beibe lwareero otutambuza akanaginagi
feeno abeeka twakeede muketalo
Nganamaaso tugatadde mu stenseni
Twasimbye obutooke kukubo
Netubutekako obumuli tulinda basebo
Nga bwogambye omwoyo mulondo
Nogwange gwakulondodde mwoyo mulungi
Okweyama kintu kilala naye ate ekyokutukiliza kintu kikulu
Webale omaze notuusa tik tak kano kekadde kampulire obugalo nendulu abeeka
wululu lulu mumulabe mwe omwaana womuloodi bwananye

Ah leero kanaaba ketalo wano okunyuma mu busuti baibe
Gutusaza mukabu noono
Mbalage kumwaana womwaami
omutima yaguzinga ngenakka mbusogo

Mwaami simbula tambula onyumidde mukanzu nakusingako yambula

O sweet omwoyo mulondo ogwange gwakulondodde mwoyo mulungi

Nkusaba nyimbira namu kuba edoobozi lyo dungi kantege okutu

Kabite kooka
Yimbamu bawulire edoobozi

Mukwano wuba bawulire kumwaana wo muloodi eeh

Abange beeno enkooko twagikute mumwa
Nemikono simyerere tuzinze nenkaata amakula tugawe abakwoola owa
Sikyangu okubeera ne beauty kumulembe gwaleero ogaate nempisa
Kaale omutwaalo gwa taata tuleese heavy okwo saako busuti yamaama
Basenga mugwaana zi keesi obugule nomuko lujumba yempanga yenyini
Olwo omukolo gutojere
Owange owebubebere gira tubebere bulyomu akabo nsaba kati ssa kumutwe
Tambula ngateeno bwokaga nowengalabi nsaba kati agalabule
Ah sweet tyabula ngateeno bwomema olwaleero tufuse baana bawaka

Webale webale bagamba nti amala ebintu
Nakika embuga bagamba yamala ensonga
Abakadde bakiriza leero nozaalwa
Nsaba olayire mukitooke kyagoonja nti tolindabya kunaku zabalira
Silikulabya nakub ebilungi ndileeta wuwo nawe layira
Nti tolindabya kunaku zabalira
Nze ewuwo ndibeera mugonvu nawe gonda okire nelyenvu subiza sebo

Abawareeti enene nkusaba tobawa sim goba jibeera migunju

Swear baibe ngajodda yoona nganange jembaa

Oliwange bwoya teri miwambo jakubo layira mwami hii

Ahh bairo ereetwe olupapula tuwandike layira nawe

Scroll to Top